News
Ono ategeezezza nti bye yatulugunyizibwa byali bya nsusso kyokka nga n'omusango ogumuvunaanibwa yagutegeerera mu kkomera ...
LUYIMBAAZIDANIEL Kisekka Kiwanuka asibiddwa emyaka 35, oluvannyuma lw’okukkiriza bwe yeetaba mu kutta eyali omumyuka w’omuwaabi wa Gavumenti, Joan Kagezi.Kisekka yalabiseeko mu maaso g’abalamuzi 4 aba ...
Eby'omusomesa w'e Kabojja Junior agambibwa okugezaako okukabassanya omuyizi omulenzi byongedde okwonooneka kkooti bw'emwongeddeko ogw'okutigaatiga.
MINISITA omubeezi avunaanyizibwa ku by’Ettaka, Sam Mayanja alabudde bannannyini ttaka abagobaganya abeebibanja n’abagamba nti kye bakola kikyamuera boolekedde okukwatibwa bavunaanibwe.
ABALIMI b’emmwaanyi bakubirizza abakyala okwettanira okuzirima mu kaweefube w’okulwanyisa obwavu.
BAMULEKWA ba Andrew Kasagga eyali amanyiddwa ga Zzimwe owa Zzimwe Construction basobeddwa oluvannyuma lw’eyaliko omumyuka w’omuduumizi wa poliisi mu ggwanga, Fred Yiga okuleeta ttulakita n’eyiikuula ...
POLIISI etandise okunoonyereza ku bazigu ab’emmundu abalumbye owa Mobile money ne bamunyagulula wakati mukuwandagaza amasasi agasse omutuuze n’okulumya omukinjagi.
MUNNAKIBIINA kya NUP Sulaiman Kidandala Sserwadda eyaggalirwa mu kkomera mu ggwanga lya South Korea ayimbuddwa n’attottola obulamu obuzibu bw’abaddemu omuli okukola akasanvu nga tewali wadde akatuli ...
Ono mmotoka ye baagisika dda era takyagirina kyokka anoonya bwenkanya ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results