News
Ekibiina ekigatta bannabizinesi mu ggwanga ekya 'Business Network International' kijaguza emyaka 10 egy'obuweereza mwe basitulidde bizinensi ezikunukkiriza mu 600 nga zino zikoze amagoba agali eyo mu ...
Endabika ya Eddie Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe, akulira ebyokwerinda byaPulezidenti wa NUP, Kyagulanyi Ssentamu yeewuunyisizza abantu.
NNAABAGEREKA Sylivia akuliddemu emikolo gy'olunaku lw'Abakyala mu Buganda n'abakuba akaama, okutumbula emirimu gy'enkulakulana mu maka.
Ekitongole ky'omusolo mu ggwanga ekya URA kisaanyizzaawo eby'amaguzi ebibalirirwamu obuwumbi bwa ssente busatu Byonna byabadde byakolebwa mu ggwanga omuli ebika by'omwenge eby'enjawulo ,amazzi ssaako ...
EKIBIINA ky’obwanakyewa ekya Adventist Development and Relief Agency Uganda (ADRA) batongozza ekibiina ekigatta ababunabunda ekya Savings and Loans Federations (VSLFs) munkambi ye Rwamwanja ne Kyaka ...
EBYEWUUNYISA nga bwe bitaggwa ku nsi, Bukedde egudde ku Mulangira w’e Saudi Arabi amaze emyaka 20 ng’ali ku byuma ebiwanirira obulamu awatali kwenyeenya, kwekyusa wadde okutemya ku liiso naye nga ...
ABAZIGU ababadde babagalidde ebissi bayingiridde ekibanda kya beetingi ne banyaga ssente ezitategeerekese muwendo.
Kkampuni ya Dei Group etongozza ekigimusa ekyomulembe kye batuumye ‘Organic New Earth’ (O.N.E) nga kino kigenda kukyusa ebyobulimi mu ggwanga.
OMUKULEMBEZE wa North Korea, Kim Jung un, 41, asabuukuludde emmeeri ennwaanyi etabangawo mu byafaayo by’eggwanga eryo n’alaalika Amerika ne South Korea bamugendeko mpola.
NNAABAGEREKA Sylivia Nagginda akunze abantu okuvaayo mu maanyi okuwagira kaweefube gwaliko ow’okusakira n’okujjanjaba abo abatawanyizibwa endwadde ez’enjawulo ez’omutwe.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results